Ndi muwanguzi - Faith Kwagala

Ndi muwanguzi

Lotto
5.0 of 5 stars
2 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Lotto
Share this Song

Ndi muwanguzi Lyrics

CHORUS

Neyanziza Yesu onfudde omuwanguzi
Notonswaaza mu maaso gabalabe bange
Ababadde baninze bangi mbu gwe
Obaswaziza Mukama, Ssebo webale ! x2

VERSE 1

Embeera yantabukako nnyo mwebyo byenali nkola
Nemisomo jange okujimala, kyaali kisa kya Katonda
Ebituyiganya binji lwakuba nekwata kwooyo,
Omusajja Yesu yeyampanguza, yebale!

CHORUS X1

VERSE 2

Binji byewali otandise,
Nebilaga nga ebikalubye.
Ow’omukwano nkugamba nti Nange bwentyo bwenali……..
Abansekeleranga!! ,abanjogeleranga!!
Anfudde omuwanguzi Yesu
Daala ku daala!! Ehhhhhh

CHORUS X2

OUTRO
Ndi muwanguzi leero (back ups)
Ndi muwanguzi leero (back ups)
Taata Ndi muwanguzi leero ( back ups)
Ehh Mukama webale ( back ups)
Oli muwanguzi naawe ( back ups)
Taata ogulumizibwe mukama (back ups)
Ndi muwanguzi  leero ( back ups)
Ndi muwanguzi Nange (back ups)
Yesu webale okunkuuma!!
Onyambye Nange
Onyambye yesu
Oli muwanguzi naawe
Webale Mukama munange X2
Nze Ndi muwanguzi X2
Naawe oli muwanguzi leero
Omugole wa leero
Ngamba gwe omugole wa leero
Ndi muwanguzi leero
Omugole wa leero
Ndi muwanguzi leero
Oli muwanguziX2
Gwe abadde atidde
Ojakuwangula
 

Lotto

Top Songs

Lotto
MSport