Lunaku Lwaffe - Chris Magezi

Lunaku Lwaffe

5.0 of 5 stars
1 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Lunaku Lwaffe Lyrics

Mmh wo wo wooooh,

Iiye ye yeeeee ah,aah,

Mmh wo wo wooo, ooh 

*HORACE*

Ono omwana mumulabe!! yabasinga kuba talina mbalabe.

Akiwakanyamu kale,  sembela,  nawe abantu bakulabe.

Kati wama balumye,  bakakase bakutikile engule. 

Ate okumanya mulungi, she looks beautiful in. Gomesi oba Gucci. 

Ate takozesa filter ku tiktok.

Bwayogera asamu sweet talk.

 Ali international  not local.

Baby just go ,  cat walk.

wama baby wendi,

Wendi, nze baby wendi.

Mubalungi nawe mwoli, mwoli,

Mubalungi mwoli.

I wanna tell everybody, baby ,everybody 

That I love u my darling, baby

Mbakakasa nti muja kutulaba

Lero lunaku lwaffe,

Lwakusanyuka, munange eeh.(munangeeh)

Luno lunaku lwaffe, 

Lwakujaguza my baby eeh ,(my darling)

Lero lunaku lwaffe,

Lwakubalaga omukwano,oh (omukwanooh)

Luno lunaku lwaffe, mmh,lero lunaku lwafee

Namukuba nya (4) ku Zero( 0),

Kale tandeka nebwontega Etalo

Nebwonsiga nziro, baby  asigala era 

Nga ampita hero

Sidogo ate  lyeyampa, yankuba akama akankuba endobo

Naknsiba ebigere ,nenziba amaso nengwa mubikopo 

Okwanjula antute mubakedde, eh

Embuzi ya senga ya Kimeme eh

Abako esuit zabukadde,eh

Tukube party paka kejenge 

       wama baby wendi,

Wendi, nze baby wendi.

Mubalungi nawe mwoli, mwoli,

Mubalungi mwoli.

I wanna tell everybody, baby ,everybody 

That I love u my darling, baby

Mbakakasa nti muja kutulaba

   Lero lunaku lwaffe,

Lwakusanyuka, munange eeh.(munangeeh)

Luno lunaku lwaffe, 

Lwakujaguza my baby eeh ,(my darling)

Lero lunaku lwaffe,

Lwakubalaga omukwano,oh (omukwanooh)

Luno lunaku lwaffe, mmh,lero lunaku lwafee

Ate takozesa filter ku tiktok 

Bwayogera asamu sweet talk 

Ali international not local 

Baby just go cat walk 

             Lero lunaku lwaffe,

Lwakusanyuka, munange eeh.(munangeeh)

Luno lunaku lwaffe, 

Lwakujaguza my baby eeh ,(my darling)

Lero lunaku lwaffe,

Lwakubalaga omukwano,oh (omukwanooh)

Luno lunaku lwaffe, mmh,lero lunaku lwafee

*HORACE*

Top Songs

MSport