Kamuli - Kansey Octaves

Kamuli

0.0 of 5 stars
0 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Kamuli Lyrics

Intro: Yenze gwebatuma okumetta love kawoomera

Verse one:

 Bwooba onjagala Kakasa nti olina mega doozi

Onkwaate bulungi ompembejje Sibya force

Baibe 

Gwenjagala alina kwesiima yaaba yayita mukasengejja yaaba alina abalala ebibayaayanya (ebibayaayanya)

Nze onsala nga bwooji bwakambe

Kankupache love biwoome kansuubire 

Okitegedde nze alimu sitaachi ndi mwenye

Chorus:

[Nze ndi kamuli ka Daddy I confess 

Nakulira ku magi na mayonnaise 

Nze ndi kasukaali ka mummy I confess 

Siri mukazi kazi I confess .×2]

Verse:

Yenze gwebatuma okkumetta love kawoomera 

Kanjikusiigesiige yarabbina nalungibwamu

Obujiji najjula

Maama ne taata bankuza Kwossa senga 

Eyabuulira

Maama ne Taata bankuza kwossa senga

Eyatendeka

Nze onsala nga bwoogi bwa kambe  

Kankupache love biwoome

Kansuubire okitegedde nze alimu staachi ndi mwenye.

Chorus:

[Nze ndi kamuli ka Daddy I confess 

Nakulira ku magi na mayonnaise 

Nze ndi kasukaali  ka Mummy I confess 

Siri mukazi kazi  I confess. ×2]

Verse 3:

Bwooba onjagala Kakasa nti olina mega doozi 

Onkwaate bulungi ompembejje Sibya force 

Baibe 

Nze mbabula babula buliro

Ninga ba Vietnam ku miliro mubya masanyu ga love ndi ntabiro nsaaliza nga nyama yambuzi kumusito.

Chorus:

[Nze ndi kamuli ka Daddy I confess 

Nakulira ku magi na mayonnaise 

Nze ndi kasukaali ka Mummy I confess 

Siri mukazi kazi I confess ×2]

Top Songs

MSport