Ndibadawa - King professor

Ndibadawa

5.0 of 5 stars
10 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Ndibadawa Lyrics

1.Ndibadawa bwoba ngo'ndesewo

Yeeeee oooooo

Yenze king professor amanyi okuyimba

Naye leero Katono kuneme okuyimba

Ndibadawa gwenali nesiga nze Kati andesewo nensigala nga nkaba

Ndibadawa siwewali mukusoka

Mukusoka ye nga twali tutesa

Muntandikwa nga wandaga omukwano gwe nali gwenali silaba nga 

Kati komawo komawo eno nkulinze ebyali bikutisa byona nabitereza

Chorus

Ndibadawa wandi saside

"Wandi saside"

Nonjagala nga bwenali nkisubide

"Anhaaa "

Ndibadawa benagamba eyo

"Ndibadawa nze ndibadawa abo"

Ndibadawa benagamba eyo

2.Nali manyi byenali nkola nze 

Mukusoka byali byaffe ffembi

Nayagala nyo tubere obulunji

Mumaka amarunji agesimisa buli omu

Guno omukwano gwenina omunji gyoli

Ndibadawa,nkakasa teguligwawo

Nebwendiba nga nva mubulamu bwe ensi eno ,ndisembyawo manya go ne nsibula ensi eno.

Chorus

3.Ndibadawa,tosoka kugenda

Mukwano gyangu tutule tutese

Obuyimba bwe wayimbanga obulunji dala Ani anabuyimbanga

"Nga gwe bwo'buyimba"

Baby omukwano gwetaga minzani

Akayimba ako nga kanyumiranga

Ndibadawa akayimba ako ngo'kayimba nga buli bwo'buyimba ebiganye nebiterera

Ndibadawa gwe wafisa nga wo akadde ,omanye mama wange ebimufako noja nomubuzako.

Chorus 

Top Songs

MSport