Nze Ani - Trumpets Of Hope Choir

Nze Ani

0.0 of 5 stars
0 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Nze Ani Lyrics

Nzize n(e) omutima ogumenyese,

Mu bwetowaze negongyebw(a) era

Era

Ndese (e)mirimu gyange Mukama leero

Nyonger(e) okumanya

Ondabiridde nyo sitoma kitange

Mu by(a) okulya ate nonyambaza yi

Laba

Okumy(e) abantu bange  

Mukama kano ke ndeese yamba osiime

Nze Ani munange nze ani

Nze ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo)

Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze

Naye nze gwewalonda mu byo

(Ah naye)

Nze Ani munange nze ani

Nze ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo)

Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze

Naye nze gwewalonda mu byo

Luli

Bwe nali nv(a) eyo ku mulimu

Nasanga loole (e)zitomereganye

Ng(a) era 

Nabamu bafuuse mirambo yi

Nakuwa ki obutaba mu bo

Ebibadde bimpaga mbisudde leero

Nsaba mbe mwana wo nzize tuteese

Kano ke nina nkimanyi katono

Naye Mukama ke ndeese yamb(a) osiime

Nze Ani munange nze ani

Nze ani gwoyis(e) okub(a) omwana (Ah labayo) 

Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze

Naye nze gwewalonda mu byo

(Ah naye)

Nze Ani munange nze ani

Nze ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo)

Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze

Naye nze gwewalonda mu byo

Amazima manyi tekyewalika

Okusobya kuba nkikola buligyo

Naye amatanta ngasuddeyo Mukama

Nsaba nkuw(e) omutima guno

Namwandu yakuwa ppeesa luli

Nay(e) omutima nagukuwa gwonna

Era nzize nange leero Mukama

Nsaba nkuw(e) omutima guno

(Ah naye)

Nze Ani munange nze ani

Nze ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo)

Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze

Naye nze gwewalonda mu byo

(Ah naye)

Nze Ani munange nze ani

Nze ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo)

Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze

Naye nze gwewalonda mu byo

Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze

Naye nze gwewalonda mu byo

Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze

Naye nze gwewalonda mu byo

Top Songs

MSport